Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 123 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Abayizi 1644 batikkiddwa e Nkumba

October 26, 2024 · Mubiru Ali

Ku Ssetendekero wa Nkumba olwaleero abayizi 1644 bebatikiddwa ddigiri mu masomo agenjawulo ku matikkira ag’omulundi ogwe 26 era nga bano kubaddeko aba PHD, Masters, Ddigiti ne Dipuliima. Omukolo gukulembeddwamu Prof. Emmanuel Katongole ngono ye Ssenkulu w’ettendekero lino.

Abayizi bakubiriziddwa okuteeka byebasomye munkola. Amatikkira gabadde ku Ssetendekero lye Nkumba erisangibwa e Nkumba mu Katabi Town Council.

Bya Shanitah Nabwabye e Entebe

#ffemmwemmweffe