Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 259 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Abayindi abagambibwa okutta omuyizi mu Arua basimbiddwa mu kkooti

November 19, 2018 · Mubiru Ali

Omulamuzi w’eddaala erisooka e Lira Igha Adiro asomedde Abayindi babiri omusango abagambibwa okuba nti basse omwana ow’emyaka 11 Dickens Okello omuyizi ow’ekibiina eky’okusatu ku Alito Primary School mu Kole District.

Madmay Gaga, 22, ne Vayas Fravay, 27 basindikiddwa ku alimanda okutuusa nga December 3. Okello yasangibwa afudde okuliraana essomero lyabwe ku ssaawa nga kkumi ez’olweggulo abaana bwebaali badda awaka.