Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 317 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

ABAYIMBI, BANNAKATEMBA, ABATEGESI B’EBIVVULU WAMU NABALALA BAKUFUNA EMITWALO 10

June 29, 2021 · Mubiru Ali
ABAYIMBI, BANNAKATEMBA, ABATEGESI B’EBIVVULU WAMU NABALALA BAKUFUNA EMITWALO 10:
Gavumenti evuddeyo nefulumya olukalala lw’abantu abagenda okuduukirirwa mu nkola yaayo eyokuyamba abayinike mu kadde kano akomuggalo ogw’enaku 42. Bano buli omu agenda kufuna emitwalo 10 okuva mu Gavumenti ya Yuganda wamu n’emisolo gyazo.