Abayekera okuva e DRC batandise okulumba Uganda – Brig. Byekwaso

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omwogezi w’eggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces UPDF Brig. Flavia Byekwaso avuddeyo nategeeza nga UPDF bwekikakasizza nti Yuganda etandise okulumbibwa abatamanyangamba okuva mu ggwanga lya Democratic Republic of the Congo.
Brig. Byakwaso agamba nti okulumbibwa okwabadde e Zeu mu Disitulikiti y’e Zombo kwakolebwa ekibinja ky’abayekera bamanyiddwa nga Homeland Liberation Forces ne Kodeko okuva mu DRC.
Share.

Leave A Reply