Breaking
News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo wano e Bukoto ku Simba.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 78 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Abayambula abakazi twabakolako – Pulezidenti Museveni

December 4, 2020 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Sitera nnyo kwagala kukakatika birowoozo yange ku bantu. Wabula bwonyigiriza ennyo okifuna nga bano abaali bekalakaasa mu Kampala, nga balumba abantu abambadde kyenvu. Nti oli ensobi gyeyali akoze kwambala kyenvu, nga mwambalu abakazi.
Abo abayambula n’okukuba abakazi tebakyaliwo wano, eyo y’empeera bwosukka wolina okukoma.”