Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,044 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abawonye COVID-19 mu Yuganda kati baweze 20

April 16, 2020 · Mubiru Ali

Minisitule y’ebyobulamu evuddeyo netegeeza nga abantu abalala 7 bwebasiibuddwa nga ku bano kuliko abakyala 3 n’abasajja 4 nga bawonye obulwadde bwa #COVID-19 okuva mu ddwaliro e Mulago nga bano basiibuddwa Hon. Robinah Nabbanja. N’omulwadde omulala eyakeberwa mu ddwaliro e Hoima nasangibwa n’ekirwadde kino naye akebereddwa emirundi ebiri nasangibwa nga awonye.Kati abasiibuddwa nga bawonye #COVID-19 bali 20.https://youtu.be/GqBjSBmE8dI