BREAKING NEWS
Observer: R. Nguse boat accident: Five more bodies retrieved MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Abawagizi ba Bulemeezi 5 bafiiridde my kabenje e Butambala, 9 bapookya

Abantu bataano bafiiriddewo mbulaga ate abalala mwenda nebaddusibwa mu ddwaliro nga taasulewo taasiibewo y’ali ku mimwa gy’abantu oluvannyuma lw’okugwa ku kabenje ddekabusa mu mutala Ssenene ku luguudo oluva e Mpigi okudda e Gombe – Kibibi. 

Abantu bano babadde bawagizi ba ttiimu y’essaza lya Bulemeezi nga babadde bagenda kuwagira ttiimu yaabwe nga ebiisana ne Gomba mu mipiira gy’amasaza e Gomba era nga Takisi mwebabadde ebadde ewenyuka egyakaweewo yefulungudde emirundi  egiwerako okukkakkana nga bangi baluguzeemu obulamu.

Ayogerera Police mu bitundu bya Katonda,  Phillip Mukasa akakasizza akabenje kano n’agamba kavudde ku kuvugisa kimama. Kitalo 

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply