Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 147 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Abawagizi b’omupiira mubeere bulindaala – Fred Enanga

August 7, 2023 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nalambika ebigenda okugobererwa abawagizi b’omupiira gw’ebigere ogwa liigi z’Amawanga ga Bulaaya okusobola okwongera okunyweza n’okwekuuma obutujju obuzze bulaalikibwa okutuusibwa ku Uganda.
Enanga agamba nti bannanyini bifo bino balina okubeera n’obuuma obukebera eby’okulwanyisa, okubeera n’abaweereza abamala, okwewala okuguza abantu omwenge abatannaweza myaka 18, okukendeeza emiryango egikozesebwa abantu nga bayingira mu bifo bino saako okukozesa obukopo bwa pulasitiika okwewala amagiraasi ag’ebbumba.