Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
Abawagizi ba UPC bayisizza ebivvulu mu Ishaka
May 27, 2022 · Mubiru Ali
Abawagizi ba Uganda Peoples Congress mu Disitulikiti y’e Bushenyi bakungaanidde mu ttawuni y’e Ishaka okujjukira nga bwegiweze emyaka 42 oluvannyuma lwamadda agebyafaayo ageyaliko Pulezidenti wa Yuganda Dr. Apollo Milton Obote okuva mu buwangaguse mu Ggwanga lya Tanzania gyeyali amaze emyaka 9.