Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 198 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abawagizi ba NUP bakuvunaanibwa kulumya basirikale – CP Enanga

January 4, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti abawagizi ba National Unity Platform abakwatibwa gyebuvuddeko e Kalangala nga bwebagenda okuvunaanibwa emisango okuli okulumya abasirikale wamu n’okukola ebikolwa ebiviirako okusaasana kwekirwadde kya #COVID-19.