Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 235 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abawagizi ba FDC ne UPC abasoba mu 600 basaze eddiiro.

November 16, 2015 · Mubiru Ali

Abawagizi ba FDC ne UPC abasoba mu 600 mu bitundu bya West Nile  basaze eddiiro ne beesogga NRM.

Kino kibaddewo mu lukungaana Museveni lweyakubye ku ssomero lya Ajokol primary school erisangibwa mu Arua.

Muno Museveni mweyagambidde abawagizi be nti NRM tekola bya bufuzi bwa bulimba era byeboogerako byebakola nga Ebyenjigiriza, Enguudo, Amagye n’ebirala. Museveni ali mu kuwenja kalulu akamukomyawo ku bwa Pulezidenti ekisanja kye ekyokuna.