Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
abawagizi ba bobi wine bookezza ebipiira
December 27, 2018 · Mubiru Ali
Abawagizi b’omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine bakedde kwekumamu gutaaka e Kamwokya nebaziba oluguudo nebatandika okwokya ebipiira nga balaga obutali bumativu bwabwe olwa Poliisi n’amaggye okugaana omuntu waabwe okuyimba ebivvulu bye.