Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 280 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abawagizi ba Bobi Wine bakyekalakaasa

April 30, 2019 · Mubiru Ali
Abawagizi ba Munnakisinde kya People Power Our Power era omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine mu bitundu eby’enjawulo bakyagenda mu maaso okwezooba ne Poliisi nga bekalakaasa okulaga obutali bumativu bwabwe ku ng’eri omuntu waabwe gyeyasindikiddwa ku alimanda e Luzira omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road ow’eddaala erisooka Esther Nahirya.
Poliisi enkya yaleero ekedde kugobagana n’abantu ku luguudo lwa Gayaaza kubbiri.