Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 156 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Abavuzi ba bodaboda 1,021 bebafiiridde mu bubenje obw’enjawulo

November 14, 2022 · Mubiru Ali

Abavuzi ba bodaboda 1,021 bebafiiridde mu bubenje obw’enjawulo mu bbanga lya myezi 9 gyokka nga kitegeeza buli mwezi abavuzi 110 bebafa. Mungeri yeemu abasaabaze 401 bebafiiridde mu bubenje obuleetebwa bodaboda ate ng’abantu 2393 bebapooca n’ebiwundu olw’obubenje bwa bodaboda nga bino bikakasiddwa omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekyebidduka Faridah Nampiima.