ABAVUNAANIBWA OKUTTA ASP KIRUMIRA BATANDIKA OKWEWOZAAKO NGA 27 MARCH

Abavunaanibwa ogw’okutta ASP Kirumira Muhammad olunako olwaleero baleeteddwa mu kkooti ento ey’e Wakiso mu maaso g’omulamuzi Noah Ssajjabi era nga akulira oludda oluwaabi Miriam Kamushabe ategeezezza nga okunoonyereza bwekuwedde era nga ayagala baweebwe olunaku lwebanasindikibwa mu kkooti enkulu batandike okwewozaako.
Bwatyo omulamuzi Noah ataddewo olwa 27-March-2019 nga lwagenda okusindikira abasibe bano mu kkooti enkulu batandike okuwerenemba n’emisango gino.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
Obuyinza budde mu mikono gy’abantu