Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

abavunaanibwa ogw’okutta kaweesi baleeteddwa mu kkooti

Abantu 8 abawerenemba n’emisango egy’ekuusa ku kutta eyali omwogezi wa Poliisi mu AIGP Andrew Felix Kaweesi batuusiddwa ku Kkooti ya ICD e Kololo okulaba oba nga bateebwa ku kakalu ka Kkooti.

Bano kuliko Abdurashid Mbaziira, Aramanzani Higenyi, Yusufu Mugerwa, Buruhan Balyejjusa, Yusuf Nyanzi, Shafiq Kasujja, Joshua Kyambadde ne John Kalyango.

Bano essaawa yonna bagenda kusimbibwa mu maaso g’omulamuzi Lydia Mirembe.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort