Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 441 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Abavuganya ku ntebe yeggwanga basunsula ensonga .

January 15, 2016 · Mubiru Ali

Abavuganya ku ntebe y’eggwanga bali ku katuuti kekamu wakati mu bantu ababeegese amaaso ku Serena Hotel mu Kampala ate nga abalala bali mu maka gaabwe ku ntimbe za Telefayina, nga abeesimbyewo basunsula ensonga mu kukubaaganya ebirowoozo ku butya buli omu bw’ayinza okutambuza eggwanga singa aba ayiseemu mu kalulu akabindabinda okubaawo mu gwokubiri omwaka guno .

Enteekateeka eno ey’ebyafaayo  ewomeddwamu omutwe olukiiko omwegattira bannadiini mu ggwanga ekya Inter Religious Council.

Wabula mu kukubaganya ebirowoozo okw’ebyafaayo , Pulezidenti Museveni talabiseeko.