Breaking
News: Olwaleero mazaalibwa ga Creative Director Jimex Ssemanda aka Nannyinimutwe, Kibojjera ku Lwazi, Muzeeyi Mutiini.
News: Ziizino ensozi ezimira abantu singa tebakkiriza bibagambibwa nga tebannazirinnya.
News: Gasimbagane-Rwomushana- Abasuubuzi befaako bokka, lwaki tebalwanirira bannaabwe ababagulako?
Abavubuka mwegendereze ebyobufuzi – Jim Muhwezi
October 29, 2020 · Mubiru Ali
Gen Jim Katugugu Muhwezi Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM era nga yaliko Minisita avuddeyo nalabula abavubuka okwewala okutandikawo ebibinja ebinabateeka mu buzibu n’ebitongole byebyokwerinda.
Bino abyogedde oluvannyuma lw’abavubuka Bannakibiina kya
National Unity Platform – NUP mu bugwanjuba bwa Yuganda okuvaayo nebatandikawo “National Red Command”.