Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 164 listening Simba FM Live
News

Abavubuka musaanye mubeere n’omulamwa – H.E Bobi Wine

May 22, 2023 · Mubiru Ali

Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine ategeezezza nti buli mujiji gusaanye okuzuula omulamwa gwagwo era bafube nnyo okulaba nti baguteeka mu nkola.
Okwogera bino Kyagulanyi abadde ku kitebe ky’ekibiina e Makerere, Kavule mu lukuŋŋaana lw’Abavubuka okuva mu bitundu eby’enjawulo.