Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 253 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Abavubuka e Koboko bekalakaasizza lwa mirimu kugiwa bagwira

January 24, 2022 · Mubiru Ali
Waliwo ekibinja ky’abavubuka mu Disitilikiti y’e Kobobka mu West Nile abalumbye offiisi za Disitulikiti nga baagala babanyonyole lwaki tebafunye mirimu oluvannyuma lwokukola ‘interview’.
Bano bakedde kwekalakaasa nga bagamba nti bamiddwa mirimu oluvannyuma lwokugaana okuwa enguzi eri abakulu ku Disitulikiti nebasalawo okuwa emirimu abantu okuva mu Disitulikiti endala bebagamba nti tebalina buyigirize. Bano webakoledde kino abantu abalala okuli; abasawo, ba Midwife ne ba Lab assistants babadde betegekera kukola interview ku Disitulikiti.