Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Abavubuka e Jinja batabukidde abakulembeze baabwe

Abavubuka mu Jinja bagudde mu lukiiko olubaddemu ba Minisita abava e Busoga, Ababaka mu lukiiko olukulu olw’eggwanga, ba RDC ne Bassentebe ba National Resistance Movement – NRM okuva mu Busoga olutudde ku Busoga Square okweteerateekera okukyala kwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu Busoga olunaku olwenkya.

Abavubuka bano ababadde bakaaye okukira omususa babadde balekaanira waggulu nga bemulugunya nti balekeddwa mabega mu ntegeka ezigenda mu maaso.

Bano Poliisi yebagumbuludde bwebabadde bawaguza okuyingira mu kisenge awatesezebwa balinye eggere mu lukiiko.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort