Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
abavubuka bawadde mengo ebirowoozo byabwe
February 9, 2019 · Mubiru Ali
Abavubuka abeegattira mu kibiina kya Kabaka Mwennyango wamu n’abavubuka abakolera mu kikuubo, baleese ebirowoozo byabwe biteekebwe mu bbago ly’abavubuka erigenda okuteekebwateekebwa obwakabaka liyambeko mu kulambika ensonga z’abavubuka.
Minisita w’abavubuka, Emizannyo n’Eby’okwewummuza e Mengo Henry Kiberu Ssekabembe asabye abavubuka bave mu kulowooleza mu kuweebwa wabula beekolerere.