Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 225 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

abavubuka basisinkanye

December 28, 2018 · Mubiru Ali

Abavubuka ba wano basisinkanye n’abebweru wa Buganda okubaako byebabangulwamu

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga aggaddewo olukungaana olw’ensisinkano y’abavubuka aba wano e Buganda naabo abawangaalira ebweru wa Buganda.

Mu ngeri yeemu Katikkiro atongozza ebbanguliro ly’obukulembeze mu Buganda nga lino lyakubangula abantu abali mu bukulembeze naabo abeegwanyiza okuyingira ebifo by’obukulembeze.

Mu kwogera kwe, Katikkiro akuutidde abavubuka okutambulira ku mubala, “okufissa, okutereka n’okusiga” kibasobozese okwekulaakulanya.