Ebikumi n’ebikumi by’abavubuka bakedde kweyiwa ku kisaawe ky’e Wankulukuku okusunsulwammu basobole okuyingira eggye ly’eggwanga erya Uganda Peoples’ Defence Forces UPDF wamu ne LDU. Bangi ku bavubuka bano basuuliddwa oluvanyuma lw’okwekebejebwa abasawo ba UPDF ne basangibwa n’obulwadde obutali bumu.

Menu