Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 874 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

ABAVUBUKA BA TAJJA KULAYIRA BASISINKANYE PULEZIDENTI MUSEVENI

May 8, 2021 · Mubiru Ali
https://youtu.be/JyAnbnbjdo8
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yavuddeyo nasaba ababaka ba National Resistance Movement – NRM abaggya abagenda okubeera mu Palamenti eye 11 wamu n’abo aboludda oluvuganya Gavumenti okukiriziganya ku ngabanya ya Kkeeki y’eggwanga ekyenkanyi.
Pulezidenti yabadde ayogerako eri ekibinja ky’abavubuka b’oludda oluvuganya Gavumenti ekimanyiddwa nga ‘Red Top Brigade’ nga kyagenze ewa Pulezidenti Museveni okutabagana naye. Kigambibwa nti kino kyekibinja ky’abavubuka ekyali kitiisatiisa okukola effujjo mu kalulu akakaggwa.
Kigambibwa nti bano era bebatandikawo engombo ya ‘Tajja Kulayira’ nti era baali betegefu okumulemesa okulayira nga 12 May 2021.