Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,387 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Abavubuka ba NUP bakozi ba ffujju buli wamu – Minisita Oryem

August 20, 2024 · Mubiru Ali

Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga z’ebweru w’Eggwanga Henry Okello Oryem; “Abawagizi ba National Unity Platform tebekalakaasangako mu mirembe wabula bakozi ba ffujjo wano mu Uganda n’Ebweru waalyo. Tebasaanye kusiimibwa nti bekalakaasa mu mirembe.
Omubaka wa Uganda e Canada Acheng Joy Ruth tasaanye kulamulwa nga tusinziira ku butambi bwa ‘Social media’ ngalumba abawagizi ba NUP abaali ku nguudo wabula tutunuulire emirimu gyakoze ngali mu offiisi.”
#ffemmwemmweffe