Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 352 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

abavubuka ba nrm bakwatiddwa ku palamenti

January 14, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi erwanye n’abavubuka ba National Resistance Movement – NRM Social Media Activists (SOMA) ku mulyango oguyingira mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga. Bano babadde baagala okutwala ekiwandiiko kyabwe eri Omukubiriza w’olukiiko Olukulu olw’eggwanga Rebecca Kadaga nga baagala awere ekitebe kya Bungereza wamu n’ensi endala okwenyigira mu by’obufuzi bya Uganda.