Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 127 listening Simba FM Live

Abavubuka 2 bookeddwa lwa kuteeberezebwa kutta nnyaabwe

August 2, 2016 · Mubiru Ali

Abatuuze ababadde bataamye obugo ku kyalo Budda mu Kibinge ekisangibwa mu Disitulikiti y’e Bukomansimbi bookezza abavubuka babiri bebaateeberezza okutta nnyabwe Nantale Josephine ow’emyaka 70 nebamuziika mu kinnya .

Ayogerera Police mu bitundu bya Masaka Afande Ibin Ssenkumbi akakasizza bino era agamba nti Police egenze okutuuka nga abavubuka baayidde dda wabula n’esobola okutaasa kojjaabwe gyebabadde baaziise nnyabwe .ย  Kitalo !