Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 226 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Abatwala empuuta ebweru baagala bawere Bannayuganda okugirya

October 23, 2021 · Mubiru Ali
Abatwala ebyenyanja ebweru w’eggwanga bavuddeyo nabasaba Palamenti eyise etteeka eriwera Bannayuganda okuddamu okulya oba okugula empuuta (Nile Perch) mu Ggwanga munda bagirekere akatale k’ebweru.
Bano baagala Bannayuganda basigale nga balya ngege yokka kuba empuuta ereetera eggwanga ensimbi nnyingi okuva ebweru w’eggwanga.