Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 60 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Abatuuze be Nateete bawanjaga lwabitaala

November 24, 2018 · Mubiru Ali

Abatuuze b’e Nateete bawanjagidde Nnankulu w’ekibuga Kampala omukyala Jeniffer Musisi Ssemakula n’Ekitongole kya Kampala Capital City Authority – KCCA kyonna okukwaatira awamu kisitukiramu bunnambiro bakanike ebitaala by’e Nateete ebyaafa kati ebbanga lyamwezi mulamba.
Abatuuze bagambye nti obubenje bususse mu Nateete nga ebidduka by’eyisa kyeere, olw’ebitaala okufa nga n’abaserikale b’ebidduka obutabeera mu masanganzira.