Breaking
News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 395 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Abatuuze be Mukono bagala basasulwe ssente z’oluguudo lwa Mukono-Katosi

May 18, 2018 · Mubiru Ali

Abatuuze be Mukono abakosebwa oluguudo lwa Mukono-Katosi-Nyenga nga lwayita muttaka lyabwe basaba gavumenti ebasasule mangu kuba balinze ebbanga ddene. Abatuuze abamu bagamba ssente ezabalirirwa mu ttaka lyabwe zaali ntono ddala.

Abatuuze bagamba nti balinze okusasulwa okuva omwaka ggwa 2011 nga ate ebizimbe byabwe byamenyebwa, ebizimbe byamenyebwa. Bongerako nti ebizimbe byabwe webyamenyerwa ensawo ya ssemiinti yali egula 15,000 so nga kati agula kumpi 40,000 ne 50,000 nga ekitegeeza nti n’ensimbi ezabaweebwa tezimala.