Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 261 listening Simba FM Live

Abatuuze mbasaba mubeere bakakamu nga twerula ensalosalo z’etteka – Hon. Nabakooba

August 6, 2022 · Mubiru Ali
Minisita avunaanyizibwa ku nsoga z’ebyettaka n’amayumba Hon. Judith Nabakooba: “Olwaleero mbadde mu Disitulikiti y’e Kyankwanzi ku kyalo Gayaaza Kiyuni okwerula ensalosalo z’ettaka n’abennyumba y’omugenzi Gen. Aronda. Gavumenti yayama okugonjoola ekizibu kyabasenze ku ttaka mu mirembe.
Abatuuze nabawadde amagezi okusigala nga bakakamu era bawagire ekyokwerula ensalo ekijja okwaguyiriza mukugonjoola ensonga eno. Neebaza Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni wamu n’Ababaka ba Palamenti bonna ababaddewo.”