Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,376 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Abatuuze e Nabbaale bavudde mu mbeera nebagoba abeyita bannanyini ttaka kwebali

August 21, 2023 · Mubiru Ali
Olukiiko olwabadde luyitiddwa okwogera ku nsonga ze kibba ttaka mu Nakifuma Kalagi Town Council ne mu Nabbaale Town Council mu Disitulikiti y’e Mukono lwayabuse terunaggwa oluvannyuma lw’abatuuze okutabuka nebagoba abalutegese nga bagamba nti bano baabadde boogera kasasiro.
Abatuuze bagamba nti ekibinja kino bakirabako ku byalo okuli; Lukyamu, Kito, ne Kijjo nga bino bisangibwa mu Nakifuma Kalagi Town Council nga beerula ensalosalo z’ettaka nga baali bakuumibwa Poliisi.