Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 300 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Abatuuze e Mukono basaze ente oluvannyuma lw’okufa kwa nnyini ttaka

November 30, 2020 · Mubiru Ali
Abatuuze ku kyalo Lwanyonyi – Kirangira mu Nama Sub-County mu Disitulikiti y’e Mukono bajjaganyizza nebategeka n’ekijjulo oluvannyuma lwa Land Lord waabwe okufa.
Abatuuze bajaganyizza oluvannyuma lwa nnyini ttaka Israel Dickson Banoba okufa. Ono abadde agugulana n’abasanze ku ttaka okumala emyaka egisoba mu 30 nga yafudde mutima.
Abatuuze abasoba mu 80 nga bakulembeddwa Umaru Ssebuyonjo basaze ente gyebayozezza. Banoba nga tanaffa yategeeza nga bweyagula ettaka lino eriweza yiika 200 okuva ku Dr. Emmanuel Lumu mu 1971.