Latest News
0

Abatuuze bekalakaasizza nebaziba ekubo e Mbale

Abatuuze mu kabuga k’e Namakwekwe ababadde bataamye obugo bavudde mu mbeera nebaziba oluguudo oluva e Mbale okudda e Kumi ekireeseewo akalipagano k’ebidduka nga kivudde ku wa Boda Boda okutomera omuvubuka atanategeerekeka nafiirawo mbulaga bwabadde asala oluguudo.
Poliisi eyitiddwa bukubirire okukkakanya embeera nga abatuuze babadde batandise okwokya ebipiira wamu n’okuziba oluguudo nga basaba obugulumu buteekebwe mu luguudo luno.

More Similar Posts

Menu