Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 338 listening Simba FM Live

Abatuuze begugunze e Sheema

September 4, 2020 · Mubiru Ali

Wabaddewo akajagalalo ku kitebe kya Disitulikiti y’e Sheema webabalira ebivudde mu kulonda mu kamyuufu ka National Resistance Movement – NRM nga abantu abamu abagambibwa okubeera abawagizi ba Nickson Tugume Banduho nga bawakanya ekya Prof. Elaija Mushemeza okuyingira webabalira obululu nga bagamba nti abadde alina ffoomu ekoleddwa ba agenti be gyaleese. Prof Mushemeza avuganya okukwata bendera ya NRM kwanavuganya ku kifo ky’omubaka anakiikirira Sheema South nga avuganya Prof Ephraim Kamuntu, Yorokamu Katwiremu ne Banduho.