Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
abatuuze b’e nansana balwanidde mu lukiiko
February 13, 2019 · Mubiru Ali
Abatuuze b’e Bujuuko – Kyebando Nansana balwanidde mu lukiiko olwategekeddwa nga baagala okuggyamu ssentebe waabwe obwesige. Kawoko Joseph Francis gwebaagala okuggyamu obwesige nga bagamba nti asusse okutulugunya abatuuze ku busongasonga obutaliimu. Olukiiko luno, lwetabiddwako ab’ebyokwerinda nga bakulembeddwaamu DPC w’e Poliisi y’e Nansana Benard Katwalo