Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 349 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Abatuuze bazibye oluguudo lwa nfuufu ebatta – Nansana

January 31, 2018 · Mubiru Ali

Police e Nansana ewaliriziddwa okuyingira mu nsonga z'okugumbulula abatuuze ababadde beesomye nga bazibye n'oluguudo lw'e Wamala – Katooke olw'enfuufu ebafuukidde ekyambika olw'abakola oluguudo olwo okulukola akasoobo. 

Abatuuze bagamba nti aba kkanso baali bakola oluguudo luno naye kati kitutte wiiki bbiri nga tebayiwaamu mazzi era enfuufu enaatera okubatta, bagamba nti tebassa,  tebalina mazzi kubaga ebyuma ebigatambuza abakola oluguudo baabikutulayo , tebakyaggulayo maduuka. 

Nabwekityo abantu batadde ebiti mu kkubo nebabikumako omuliro baagala bayambibwe.