Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 255 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

abatuuze batabukidde bugingo

February 13, 2019 · Mubiru Ali

Baliraanwa b’ekkanisa ya House of Prayer Minisitries ekulemberwa omusumba Aloysius Bujingo bamuwaawaabidde mu kkooti nga bamuvunaana okubawowogganira buli kiro ekibamazeeko emirembe.
Baliraanwa ba Bugingo abasoba mu bibiri mu kwemulugunya kwabwe kwebakwasizza omuwandiisi wa kkooti ya Twed, bategeezza nti emisana nekiro omusumba ono asabira waggulu ekibamazeeko emirembe nga bakanze kumugambako nga mpaawo kikolebwa.