ABATUUZE BASOBEDDWA KU MWANA EYAGGWA MU MWALA E KIGANDA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
 
Abatuuze ku kyalo Kiganda ekisangibwa e Kasokoso mu Kira Municipality batandise omuyiggo gw’omwana agambibwa okuba nga yaggwa mu mwala oluvannyuma lwenkuba eyatonya nga enaggwa mu ggulu ku lunaku olwokubiri.
Arnold Kigongo 7, kigambibwa nti yali azannya ne banne ku mwala guno naggwayo.
Abatuuze bagamba nti kati bakamala enaku ssatu nga banoonya omulambo naye gubabuze nga kati basaba abobuyinza babayambeko.
Share.

Leave A Reply