Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 325 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Abatuuze bamizizza 2 omusu abateeberezebwa okuba ababbi.

January 12, 2016 · Mubiru Ali

Abatuuze ku kyalo Kiwangula ekisangibwa mu muluka gwe Busoke mu gombolola ye Kalagala mu disitulikiti ye Luweero bakubye abantu babiri nebabattirawo nga babateebereza okuba ba kkondo era babadde basazeeko ekyalo okukinyagulula.

Ababbi bano babadde basaabalira ku Bodaboda nga bateebrrezebwa okuva e Kibuye ku luguudo oludda e Ntebe.

Lino litusakiddwa Alamanzan Ssali Mulengera.