Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,435 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Abatuuze bagadde oluguudo e Bukomero

October 3, 2020 · Mubiru Ali
Abatuuze ku kyalo Bukomero ku luguudo oluva e Kampala okudda e Hoima bavudde mu mbeera nebaziba oluguudo oluvannyuma lw’emotoka ebadde ewenyuuka obuweero okutomera nettirawo owa booda booda wamu n’omusaabaze we bwabadde agezaako okusala ekinnya ekiri mu luguudo.
Abatuuze basazeewo okusimba ebitooke mu kinnya kino saako n’okuteeka emisanvu mukubo wakati.
Ebyentambula bisanyaladde okumala akaseera okutuusa Uganda Police Force lwezze.