Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 351 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Abatutiisatiisa bisanja byereere – Besigye.

January 29, 2016 · Mubiru Ali

Avuganya ku ntebe y’obukulembeza bw’e ggwanga ku kaadi ya FDC Col. Dr. Kizza Besigye ayagala akulira ekitongole kya police General Kale Kayihura ete ekifo kyaliko lwakugamba kuwa ba ” Crime Preventers ” emmundu.

Kigambibwa nti Kayihura bweyabadde e Kapchorwa yasuubizza okubawa emmundu okutakabanira eggwanga singa wabaawo obulumbanyi okuva mu b’oludda oluvuganya gavumenti.

Besigye ng’ayogerako eri abawagizi be e Masaka yagambye nti byonna kutiisatiisa nti era Kayihura asaana kugyamu kyambalo kya Police atandike kusabira Museveni kalulu.

Besigye ayongerako nti ye mumalirivu nti ku luno ekiseera kya NRM kiweddeko era Museveni agenda.