Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 224 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Abatunga ebyalaani mu kiyembe basimbiddwa mu Kkooti

October 16, 2020 · Mubiru Ali
Ekibinja ky’abatunzi bebyalaani ab’omu Kiyembe mu kibuga Kampala nabo basimbiddwa mu Kkooti ya Buganda Road nebavunaanibwa emisango okuli okusangibwa n’ebintu ebyalangirirwa nti by’amaggye.
Bano bebadde bakola ebintu bya National Unity Platform – NUP ekikulemberwa Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine.

ย