Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 415 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Abatunda layini z’amasimu balina okufuna olukusa okuva mu UCC – UCC

March 9, 2018 · Mubiru Ali

Akakiiko akavunaanyizibwa ku by'empuliziganya wano mu ggwanga lyattu Yuganda aka Uganda Communications Commission (UCC) kawadde ekiragiro nti okuva n'olwaleero abatunda layini z'amasimu balina okufuna olukusa okuva gyekali .

Godfrey Mutabaazi , Akulira akakiiko kano bw'abadde ayogera mu lukungaana lwa Bannamawulire olutudde ku yafeesi ye e Bugoloobi, ategeezezza nti kiri mu tteeka UCC okuwa ssatifikeeta abantu bonna abatunda layini z'amasimu era bakakasibwe .