Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Sports
Abatendesi ba Mbarara City FC Junior basasuddwa
May 15, 2020 · Mubiru Ali
#SimbaSportsUpdates;
Abatandesi ba Mbarara City FC Junior Team Faisal Ssempijja ne Salim Twaha bafunye akaseko oluvannyuma lw’ekibiina ekitwala omupiira mu Ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) okubasasula ensimbi zaabwe eza sizoni ya 2017/18 ne 2018/19.