Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 304 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Abatemu basse wa 63 e Luweero

September 20, 2017 · Mubiru Ali

Police e Luweero eri ku muyiggo gwa bantu abatannategeerekeka abasse omukadde Nantale Elizabeth ow’emyaka 63 ku kyalo Kabakedi ekisangibwa mu ggombolola y’e Luweero mu Disitulikiti y’e Luweero.ย 

Omusasi waffe e Luweero, Alamanzan Ssali Mulengera atutegeezezza nti abatuuze mu Disitulikiti y’e Luweero bawanjagidde Police eyongere ku bukuumi naye obutemu bwongedde okukuula ejjembe era bubasuza bakukunadde nga lumonde mu kikata.

Police eggyewo omulambo gw’omukadde ono n’egutwala mu ddwaliro e Luweero nga bwekyakola okunoonyereza