Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 354 listening Simba FM Live

Abatembeeyi babiri bakwatiddwa lwakugezaako kutta ba offiisa ba KCCA

July 17, 2020 · Mubiru Ali
Abatembeeyi babiri okuli Juma Akankwasa ne Charles Nsereko bakwatiddwa ku misango egyekuusa kukugezaako okutta omuntu oluvannyuma lw’okufumita ba offiisa ba Kampala Capital City Authority – KCCA bwebabadde bateekesa amateeka mu nkola mu ppaaka empya mu kibuga Kampala.
Abasirikale ba KCCA bano ababiri batwaliddwa mu Ddwaliro nga omu ali mu mbeera mbi nnyo. Ababiri bano babadde bava kutawulula nkaayana ezibaddewo wakati waba Ddereeva takisi ku siteegi y’e Masaka ne Ssembabule ababadde balumbiddwa abatembeeyi.