Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 339 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Abategesi b’ebivvulu baagala Alipoota ku ttemu erikolebwa ku bali mu by’okuyimba

February 2, 2018 · Mubiru Ali

Abateesiteesi b'ebivvulu wano mu ggwanga basabye  Gavumenti efulumyewo mangu  Alipoota ezikwata ku ttemu erikolebwa ku Bannakatemba n'abayimbi awamu n'abawandiisi b'ennyimba.

Bano bagamba nti bannaabwe bangi abafudde mu ngeri efaanana nga eya Mose Radio naye tewali alipoota yonna yali ekoleddwa ab'ekitongole ekya Police. 

Basinzidde mu kukungubagira Moses Ssekibogo Nakitinge alias Mose Radio e Lubaga awamu n'e Kololo.