Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 286 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

ABATEGESE OKWEKALAKAASA TWABATEGEDDE – POLIISI

July 12, 2021 · Mubiru Ali
Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo; “Tufunye amawulire nti waliwo abategese okwekalakaasa n’okukola effujjo ebitegekeddwa Bannabyabufuzi abanyiivu.
Mukimanye nti kimenya mateeka okutegeka enkungaana kuba kikontana nebiragiro bya Ministry of Health- Uganda ebiziyiza okusaasana kwa COVID-19
Tukubiria abategese okwekalakaasa kuno okukuyimiriza mbagirawo banoonye enkola endala zebasobola okuyitamu okulaga obutali bumativu bwabwe nti era Poliisi tejja kulonzalonza kubakwata.”